Me ah see fire aah Buno obulungi bwo malayika Osingako Abamerica Nze bw’onkwata Onyumisa obulamu you’re noble and designed Ofuuse typewriter guno omutima wagufuula lupapula Kankutwale gye ŋŋenda guno omukwano gwa ddala
Lemme give you love in abundance eeh Nsonga za mukwano nawandiise eeh My boy, onsika aerial Omukwano gw’ondaga guleeta signal Boy, oleeta signal Obulungi bwo busika ne aerial
Buli ky’okola mukwano kya kunyuma Gwe bw’onyiiga oyongera kuyaka Ako akafeesi ko kamenya ne zi kalina Mukwano gumpe ndi eno mu kidiba Mi love the way you do your bend down low My babe, ombuza n’otulo I love the way you do do for me My babe, kyenva nkulabako baby boy
Lemme give you love in abundance eeh Nsonga za mukwano nawandiise eeh My boy, onsika aerial Omukwano gw’ondaga guleeta signal Boy, oleeta signal Obulungi bwo busika ne aerial
Me ah see fire aah Buno obulungi bwo malayika Osingako Abamerica Nze bw’onkwata Onyumisa obulamu you’re noble and designed Nga bwe nsula mu kifuba kyo Buli ku makya nga nnemerako Amaaso go gankuba nnyo Guno omukwano nanti gwa ddala Nsembeza ku mutima you gimme love And you’re a doctor In a love feeling Bikkula ebitabo byo mi ah student Nsomesa omukwano gwo mi ah studying
Lemme give you love in abundance eeh Nsonga za mukwano nawandiise eeh My boy, onsika aerial Omukwano gw’ondaga guleeta signal Boy, oleeta signal Obulungi bwo busika ne aerial Lemme give you love in abundance eeh Nsonga za mukwano nawandiise eeh My boy, onsika aerial Omukwano gw’ondaga guleeta signal Boy, oleeta signal Obulungi bwo busika ne aerial