Let them see it Mukwano gwange Kano kekayimba Kenakusuubiza nkuyimbire Okuva kuntobo yomutima gwange kawulire Nali ndowoza nti abantu abalunji Bebalina sente ezifukumuka Abo abanyirira nga bamalayika Naye nalabuka Emibiri gyabwe ne Emitima gyabwe bibera ne enjawulo etenkanika Nga nolumu ebigambo nendowoza zaabwe si byebimu ate yii Gwe Naye nakufuna nga kirabo mumutima wandya nga kiwukaa Akadagala kabayagalana kuba kubeera boombi
Yii munnange sembera eno banange Bino byenkuwa si bikuta bya gonja nti oba oliawo binakala nkya Ntebereza bitebereze olwo nenfuba Negendereze Omanyi mukwano eno yensi yokka abalal batulimba