Gano amaviivi tegalimenyeka Kusinza Katonda mulala uh Nze kuba manyi nti Bonna obakira aah Na gino emimwa tegiriyasama Ah kuyimbira Katonda mulala Kuba manyi nti Ne kino ekitone gwe akigaba
Kati nkusinze ntya? Nnyimbe ntya omanye nti nkwagala kufa? Yeggwe madaala Kwe mpalampira dear okutuuka gye ndaga Hmmm, ekisa kyondaga Nze kimpa buvumu daddy okuwangula Ge maanyi ge nina Ageewunyisa abalabe abeewaga
Kati ntukuliza ebigere byange Ogaziye ensalo zange Fuka amafuta ku lulimi lwange Nga bwe nkusinza gankomako