(Intro)
Nessim pan production
A-a-Aroma
Ne Nessim pan di beat yo
(Verse 1)
Gano amaaso g'olaba agatunuza endali
Ninga omupiira ogutalina mpagi
Yege yege lwa mukwano gwo daddy
Olinga tadooba ezunza esami
Mmh, bwentyo okugoberera busowera
Onsula mutwe nno mbula kulaluka
Abalala tebankolera bipapula
Bakanya malussu ebisanyizo tebalina
Naye ggwe wajja nga kidukale
Wanvuba bugege eno wankuba ettale
Ne byenali nkweganya nno bya bule
Love buzanyo bwa pado na kakebe
(Chorus)
Can you teach me how to love ah
Kyamisana na kyagulo
Baby you teach me how to love ah
Kyamisana na kyagulo
Nkwagala kyamisana na kyagulo, eh
Ng'omucholi ku kalo
Era nkuyoya kyamisana na kyagulo, eh
Misana kabube kiro
(Verse 2)
Love yenkute entadde ku dimwamwa
Enjogeza ebimala amalussu mu kamwamwa
Ondi ku mutwe ontudde ku tobaba
Natokozesa amatooke g'ewaka ah
Obudde n'epewo bunyiize ku makya
Kyekinkezeza nkuletere tuta
Alikukwatako ndimusa mabali
Ndi kwesibako kakondo k'empale
Omukwano ngukumye guli mu bikebe
Gubulako ggwe ojje tugujule
(Chorus)
Can you teach me how to love ah
Kyamisana na kyagulo
Baby you teach me how to love ah
Kyamisana na kyagulo
Nkwagala kyamisana na kyagulo, eh
Ng'omucholi ku kalo
Era nkuyoya kyamisana na kyagulo, eh
Misana kabube kiro
(Verse 3)
Gano amaaso g'olaba agatunuza endali
Ninga omupiira ogutalina mpagi
Yege yege lwa mukwano gwo daddy
Olinga tadooba ezunza esami
Mmh, bwentyo okugoberera busowera
Onsula mutwe nno mbula kulaluka
Abalala tebankolera bipapula
Bakanya malussu ebisanizo tebalina
Alikukwatako ndimusa mabali
Ndi kwesibako kakondo k'empale
Omukwano ngukumye guli mu bikebe
Gubulako ggwe ojje tugujule
(Chorus)
Can you teach me how to love ah
Kyamisana na kyagulo
Baby you teach me how to love ah
Kyamisana na kyagulo
Nkwagala kyamisana na kyagulo, eh
Ng'omucholi ku kalo
Era nkuyoya kyamisana na kyagulo, eh
Misana kabube kiro
(Outro)
Nkwagala kyamisana na kyagulo, eh
Ng'omucholi ku kalo
Era nkuyoya kyamisana na kyagulo, eh
Misana kabube kiro