Oliwa Lyrics by Aroma


Aroma
Crouch
Love yo emeze obubako bakko
Enkute N'embugubugu enjaze ku lugyo
Enkute butaaba nga padlock
Endiko enkulukuta nga mazzi ku kko
Ondi ku lussebenju lw'enkona
Onkutte mu kawompo mu nsonda
Ku mutima onkalambala ssanja
Nga azaala luberye onjoyesa ga byenda
Nze gyira omale ekiwejjo wejjo
Kuba obusana ffe eno bwa kekwa, obuyuba kendo.
N'obudde buntamye
Oliwa
Omugogofu ndibasa oliwa
Ekilove tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa
Oliwa
Omugogofu ndibasa oliwa
Ekilove tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa
Wandoka kalanami
Wansona njuru
Oli mazzi ga nsuwa
Ng'akaloosa kagawoomya
Onjoyesa oluwombo lw'empafu
Love weeba manda ndera neme osiliila
Wamera mera bukookowe
Ontudde ku jjoba ombwatula ng'enje
Mu mutima wakukula nyenje
Ondimuli mu musayi gwange, mwewakajjala ompaga.
Nze n'ebilooto bintamye
Oliwa
Omugogofu ndibasa oliwa
Ekilove tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa
Oliwa
Omugogofu ndibasa oliwa
Ekilove tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa
This is reality
Mpulilamu insanity
Tonzija mu target
Ah way me say
Ombalileko mu wallet
Tonzija mu bajeti
Ndi kyabugagga asset
Me I say
Love yo emeze obubako bakko
Enkute n'embugubugu enjaze ku lugyo
Nze gyira omale ekiwejjo wejjo
Kuba obusana ffe Eno bwa kekwa
Obuyuba kendo
N'obudde buntamye
Oliwa
Omugogofu ndibasa oliwa
Ekilove tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa
Oliwa
Omugogofu ndibasa oliwa
Ekilove tekiyiika mu ttaka
Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka
Oliwa