0:00
3:02
Now playing: New Comer

New Comer Lyrics by Aroma, Chosen Becky


Am in love, Aroma
Mbu you're in love, he he ha, 
Brian Beats
TNS

Tulabye bangi bitandika mu gear bigweera mu tears
Ne bwolaba abo abajevuma basooka mu cheers

New comer mu love bakuwe uniform empya
Oli mwana mu love tutunge enene mwonodda

Ebyo bigambo bugambo byoona bya bwereere, yeah
Bweguba musango kuwaana gwenjagala sifudeyo, kakikulume

Tolina kyongamba
It's my choice tonkuba kibeera kyo
Saala speed tewepanka
I've made my choice nsalawo ku gwenjagala
Laaba new comer mu love, it's my choice tonkuba kibeera kyo
New comer mu love bakuwe uniform empya

Sometimes orealisinga its not true love when its too late
Ebyo byowoza mazze sigwe asoose you will regret
Am sorry bwemba nga nsusse
Saagala okole same mistakes
Slow down saala pressure

Nze okwagala gwenjagala
Setaaga buwagizi bwo
Ne bwetuma liribo ezinakumenya okutali mpereera
Lwaki byotalidde bikukayira, if I die I die kki onayiza
Mbu yakula muwaba ono abowa
Anasanyusa nsi yoona
Saagala kumanya ono ammala
Wewumuze ko ooh!

Tolina kyongamba
It's my choice tonkuba kibeera kyo
Saala speed tewepanka
I've made my choice nsalawo ku gwenjagala
Laaba new comer mu love, It's my choice tonkuba kibeera kyo
New comer mu love bakuwe uniform empya

Tokipika nyo ojja kyabya
Omukwano tugulabye nga gubadasa
Toli wakitalo nga bwolowooza
Love si mmere ojja kaaba

Eno love pure nze ono omwana anzita
Tolina kyongamba
It will end in tears with the one who dare
Tewefumba ah!

Tolina kyongamba
It's my choice tonkuba kibeera kyo
Saala speed tewepanka
I've made my choice nsalawo ku gwenjagala
Eh! new comer mu love bakuwe uniform empya
Oli mwana mu love tutunge enene mwonodda