Silina Mulala Lyrics by Aroma


Oh yiye yiye yiye yi
(Delete)
Oh wuwo wuwo oh


Gwe you′re di don dada di boss
Yegwe commander w'ekikoosi
Onkyuusizza picture nga remote
Powerful remedy antidote
Silikuleka nalaama
Nakusanga tolina wewakyaama
Okumanya yo love yo yataama
Tenkooya nti omwaana kyuuma (Aroma)
You′re the eagle mu sky air
Gwe buli kyokola deya
Number moja no compare, eh eh
Nfila ku mukwano gwo kubanga

Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala
Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala

Ninayo eno omwaana
Ninayo omwana atabafanana
Ninayo eno omwaana
Ninayo omwana atandajanya
Mulinaa ah ah, gwenina yoono
Sisobola kumulaga mazalawo ono
Mulina ah ah
Agaba bilabo ono, nga sekubidde asinga nfofolo
Ono amanyi erinya yampita
Wasobya neyetonda era nkita
Ly'eggulu z'emunyenye mwensula
Ate sisasula room sipangisa

Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala
Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala

Abo byebanyumya tebabikakasanga
Kuba byenjagala tonganya kulanga
So tonenya kusala ya bitanga
Nga oyoyezza ekibumba ma baibe
You′re the eagle mu sky air
Gwe buli kyokola deya
Number moja no compare, eh eh
Nfila ku mukwano gwo kubanga
Gwe you′re di don dada di boss
Yegwe commander w'ekikoosi
Onkyuusizza picture nga remote
Powerful remedy antidote

Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala
Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala

Ogugwo gwentegeera, silina mulala
Silina mulala gwe nakumanya bilala
Omukwano gwo gwentegera
Silina mulala
Omukwano njagala gube nga gukimala

Ninayo eno omwaana
Ninayo omwana atabafanana
Ninayo eno omwaana
Ninayo omwana atandajanya
Mulinaa ah ah, gwenina yoono
Sisobola kumulaga mazalawo ono
Mulina ah ah
Agaba bilabo ono
Nga sekubidde asinga nfofoolo