0:00
3:02
Now playing: Nkutwaala

Nkutwaala Lyrics by King Saha


Nvawo nawe leero
Nawe leero
Ngenda nawe leero

Bambi nkwesize

Maama! Leero nkutwala, tulumbe (Bim Selecta)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Simanyi kyolowooza (tulumbe)
Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Mukwano salawo leero

I don′t know, what to do
Baby I love you-uu-uu
Say you do (ha!)
My baby girl, oh Maama kibubu
If you love me I love you too
Ono omwana byankola, binyuma (byakola)
Alovinga ate awa ne care (binyuma)
Baby eh-eh

Maama! Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Simanyi kyolowooza (tulumbe)
Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Mukwano salawo leero

Hmmm, baby damu
Ky'okoze ky′oba odamu
Kidemu onyongere obulamu
Gwe bwobulawo, ntera okulota
N'emmere nemwa ojjigaya
Jangu naye ongondeze obulamu
Nkwesunze, mu buli mbeera
Bambi togamba nkuseera
Nkuwe omukwano ojjuze ekikapu (wo)
Tulujukire nyo luno olunaku

Maama! Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Simanyi kyolowooza (tulumbe)
Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Mukwano salawo leero

Tuli mu kyombo ky'omukwano, yegwe avuga
Munage ky′osalawo kyona, yegwe afuga
Nkwagala nkwagala wena, tebakutagula
Nze munange tondeka nzeka, kiba kinuma
Banumya banumya nze da, gwe wamponya
Nze wamponya, abaana banzunza, bali bamenya

Maama! Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Simanyi kyolowooza (tulumbe)
Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Mukwano salawo leero

Maama! Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Simanyi kyolowooza (tulumbe)
Leero nkutwala (tulumbe)
E Mecca oba e Dubai (tulumbe)
Nyamba tobigana (tulumbe)
Mukwano salawo leero (Bim Selecta)