Huuu Yeah eh eh eh eh!
Vivian Tendo, Bomba Beat
Wankubidde akasimu nga wakava ewaka, oh mama!
Nze newunyiza ky'oŋŋamba
Kumbe wotereka omutima wewo wendi
Yegwe amanyi ekyo kyendi
Ekyo kyendi iih
Nakoowa time of loneliness
Nsaba your defence ne your happiness
Njagala nyo your confidence
Buli lw'oyambala gwe olumya n'abatessi
Obwedda noonya simanyi oba nkusangawo
Yegwe gwendowoza ko
Am missing you so...
Nkulowoza nkulowoza nkulowoza ko onsanyusa
Bwenkulowoza nkulowoza nkulowoza ko nsanyuka
I can't live without you
Bwentyo bwenesubiza
Na guno omutima gwaguma
Guli bulindala gwakuta yeah ih ih hi!
Ne mu budde obwo obw'entisa
Njakubeera torch
Twekweke wansi wemeeza
Nakoowa time of loneliness
Nsaba your defence ne your happiness
Njagala nyo your confidence
Buli lw'oyambala gwe olumya n'abatessi
Obwedda noonya simanyi oba nkusangawo
Yegwe gwendowoza ko
Am missing you so...
Nkulowoza nkulowoza nkulowoza ko onsanyusa
Bwenkulowoza nkulowoza nkulowoza ko nsanyuka
Kyoyoya kyendetta
Gwe weeka gwe nina
Oli wange weena
Gwe weeka gwenjoya
Kyoyoya kyendetta
Gwe weeka gwe nina
Oli wange weena
Gwe weeka gwenjoya
Nakoowa stress z'abayaye
Banyiga omutima byakiyaye
Nakoowa stress z'abayaye
Kandeke omutima ono ogutwale
Obwedda noonya simanyi oba nkusangawo
Yegwe gwendowoza ko
Am missing you so...
Nkulowoza nkulowoza nkulowoza ko onsanyusa
Bwenkulowoza nkulowoza nkulowoza ko nsanyuka
Yese Oman Rafiki
Bomba made my beat
Route Music yeah
Iih yeah heee!