Bambi Nkusaba bambi A Fresh Kid Bambi A Bad Man Records
Bambi Nange neegomba DJ Arch Oba Emmanuella Bambi Buli lw’oŋŋamba tobiddira Omutima ogumenya Bambi Kale Patu naakola ki ku nsi bw’ogiraba? Bambi Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi?
Nzijukira edda ng’akasente tekawera Nga fees n’ekyokulya, kupangirira Nfuna ntono nnyo, eyo gye nkola Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira Singa nange ninayo kye nsobola okola Ensi nentegeera embeera netereera Bye nasaba Katonda bwe nafukamira Kye saamanya nti Mukama yali ampulira Kati abazadde akamwenyu nkalengera Sibamenya anti talent empeerera Ntya okudda ku kyalo obatunuulira Ntidde okudda ku kyalo okwenjeera
Bambi sisabye mu bubi Manager tampisa bubi 14K Bwongo talina kabi De Texas gye nva tebalina nsobi Kirabika emboozi wagifuna bubi Oba nga waliwo abakiraba obubi Fresh Kid musomi atasoma bubi Njagala nsome nfune Nneme okuba obubi Naye twasiibanga waka, nga sikwagala Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira Njagala nzireyo nga nina eky’okubatwalira Maama ne taata, njagala obazimbira
Nzijukira edda ng’akasente tekawera Nga fees n’ekyokulya, kupangirira Nfuna ntono nnyo, eyo gye nkola Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira Singa nange ninayo kye nsobola okola Ensi nentegeera embeera netereera Bye nasaba Katonda bwe nafukamira Kye saamanya nti Mukama yali ampulira Twasiibanga waka, nga sikwagala Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira Njagala nzireyo nga nina eky’okubatwalira Maama ne taata, njagala obazimbira
Nga Justin Bieber Nange nkimanyi bwe ngya okubeera Big up to Producer Le Go Andre the Machine A Fresh Kid Uganda A Bad Man Records