Kapiripiiti, Felista pon dis track again Ring Rapper am the master oh na Fresh Kid, Kanta Promotions Big Davie run dis, oh na na
Ring Rapper Tuli mabujje go Musanvu kwatibwa ekisa Ffe okubeera ewaka tetusoma kitukosa Emiti emito tuliddawa nga tetuyingiza? Mu ndongo mwe mwali amaja nga twali tujjuza!
Felista Yeah, okay gwe! Felistar Di Supasta (yeah man) Maama nnyabo the queen ate nga star Tukimanye Nti obulwadde bwa corona bwajja naye Muzeeyi, tusaba tute tukole Kubanga n’abamu gye tusula batugobye Abayimbi wabula nga tubonyebonye Kati abamu basulira mberenge Basiiba njala abamu buugi ate nga bwereere Ensi etagala kati tetukola kasente Kyokka nga ku street mwana Ennyimba za bwereere (not, right) Tujja kugondera SOPs President’s Manyi ate waliyo abayaaye abaakolamu Naye mu biseera bwe biti ffe tussa kimu Tulinga baaluganda tetweyawulamu Twegatte, twogeze eddoboozi limu
Fresh Kid Muzeeyi nze muzzukulu wo Fresh Kid Nange stage y’ennyambye to succeed Nsibiddwa amagulu ndi mu need (ndi mu need) Kigambo kyo ky’ekinsumulula mbeere loodi Nsonyiwa naye yambalako mu zino engatto Tuli ku mabanja anti twamalawo capital Naffe tetuli bulungi wadde tuli bato (tuli bubi) Tute tukole muzeeyi tuggyeko akazito We also have responsibilities Many are doing good but the majority bakaaba They got nothing in their wallet Tuwulirize at least, Fresh
Ring Rapper Nfukamidde nkuwa ekitiibwa Kaguta A Ring Rapper nga ndaajanira kututa Muzeeyi bambi taasa eno twerya na nkuta Ffe abazzukulu bo abato tolemererwa tuta Many people look upon me (upon me) Father, mother, brother deh ma call me (call me) Many people look upon me Father, mother, deh ma call me
Kapiripiiti Kapiriiii Omubaaya Tell dem sey, kano ssi political Scientifical, temukiraba bubi Ndeeta kusaba kwange Endongo tenyigiriza bayimbi bokka Abasiisi ba chapatti ssaako n’abo aba boda Abakubi ba banner n’abalala abeŋanda Lives teri, life back Really, obulamu bukyukanga bulijjo Kwambala mask kwekuuma nga bulijjo Social distance, sanitizer Ekisuubizo tugenda kwekuuma, ha Nayimbiranga ba fan bange Naye kati mbeera waka gye mmalira ebyange Nsigadde nze Kapiripiiti Ghetto Ambassador w’abato mu Ghetto Ng’omuto mu bato Omubaaya omuto
Kapiripiiti, Felista & Fresh Kid Tuteere endongo, endongo Muzeeyi Luno ssi lugambo Muzeeyi, tuteere endongo Kiri bubi Tuggulire emiryango, emiryango Tuperforminge Luno ssi lugambo Muzeeyi, tuteere endongo Tuteere endongo, endongo Luno ssi lugambo Muzeeyi, tuteere endongo Tuggulire emiryango, emiryango Bannange muzeeyi tute tufa Aah ah, wuwi, maama acaca Luno ssi lugambo Muzeeyi, tuteere endongo No no no no no Kisoboka muzeeyi