A Fresh Kid Uganda (Gulu) Eddie Dee (Gulu) yo Gulu kati y’emboozi e Gulu (Gulu) MC Events (Gulu) Ssebo muyita na waffe e Luweero Ppaka Gulu mbu okulaba omukulu, haha Kirabika zino ensonga nkulu 14K tuteeke eddoboozi waggulu
Weebale kugituulamu Feffe FBM Ssirinze part two ndeese ebyabuzeemu Story nagigoberedde naye ate nabuzeemu Kirabika olina byotaayagadde osseemu Abaaleeta chips tebaaleeta za Lunabe? Kuba ulcers e Gulu zaafuuka olunnabe Ye ne Abdu Mulaasi eyasaba Ambulance Kiraga nti Gulu bagyasimula bwasi Bemutaatwala Gulu nti nabo era kyabaluma Ne bakolima nti nammwe doctor ajja kubaluma Kyazuuse nti era okwawukana ku UMA Kwagala kuvuubiika anti mu UMA baliisa wuuma
Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Tesosola muto oba mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Mbu bagenze kulaba ku mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Tesosola muto oba mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Abantu nga bagenze kulaba ku mukulu (Gulu)
Teri awanika kuteesa ekyo omukono nzisaawo Kyokka nga General afuba nnyo okubabeezaawo Bwe bambuuza abaatutunda mwenna nze mbawaayo Teri afuna kasente n’ajja mwenna n’abawaayo Ekyayambaza Kabakko, empale empanvu Yayita wa mutunzi n’assaako ensawo empanvu Asaana kusaasira kuba waaliyo ba Mayinja Nga bali waka baliraanye Masannyalaze Ssebo wava mu meeting, mbu osooke oseke! Kwegamba ate n’oddayo, Feffe ate tuleke Bwaba nga General yali ku ka sigala ke Nga Chamili takalina awo nange mundeke nseke
Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Tesosola muto oba mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Mbu bagenze kulaba ku mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Tesosola muto oba mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Abantu nga bagenze kulaba ku mukulu (Gulu) Hahaha
Mubuuze gavumenti oba banaata ragga ddi? Abaasaba E-Concert bo ku stage bajja ddi? Kirabika bbo basooka kujjuza pocket Performance payment even a week can’t last Byafuuka bya ani akumanyi? Ne bweba ensi ekumanyi Saasira upcoming atalina ago maanyi Disappointment mu kufuna appointment Okuyita e Karuma olina obeera ku list Nga commander w’abato, The New Generation General, career yaffe eri ku probation Teri atufaako, teri atuwa attention Tukusaba bambi tusse mu calculations
Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Tesosola muto oba mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Mbu bagenze kulaba ku mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Tesosola muto oba mukulu (Gulu) Gulu y’emboozi enkulu (Gulu) Abantu nga bagenze kulaba ku mukulu (Gulu) Hahaha
Hahaha www.nange ssiri mumativu Yo Habs A Fresh We sign out Akton