Fresh Kid, Omubi The Texas, Lego Ray on the Beat, yeah A Bad Man Records
Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka Banzoleya lwa myaka Fresh Kid banteeka Mbalimu nga ntunuka Fresh Kid mi a bad Nze Kabaka, yeah
Sirina budde bwe yanjula Naye ekirungi kasita mumpulira Bye munjogerako mbiwulira Mbu kanaasoma? Mbawulira Yo, Fresh Kid yenze omuti omuto Mu Texas tubaayo etiti etityo Ngya kubakuba kibooko ku mbuto Akagere katono naye kagya mu ngatto
Yo, Fresh Kid yenze omwana Atuula mu ŋŋoma ennene nga Ssebaana Fresh Kid omuto ali ku buli banner Asanyusa omuntu omukulu n’omwana Gwe! Ssaawandiikibwa mu byawandiikibwa Naye ate kino kyo ky’alina okuba Neebaza nnyo taata, maama ne baaba N’abanzoleya kano ko, kaakubakuba
Yo, kati kyadda mu double Ba ffala bakaaba nti woowe nnyabo Mubagambe nti ndi ssebo Abasigadde babisange mu katabo Buuza ebipale mbiyuzaayuza Kirabika bo, babanaaza bbuza Bakyebuuza nnyo eŋŋoma bwe nziboggoza Beerabidde nange kyenebuuza
Yeah, mpita King ku stage Gwe antidde nfunira cage Gwe, nze ndi judge Sisosola ne bw’oba wa Stone Age Ndi ku map Nkuba slap Ngiwa zi rap Ng’amazzi ga tap Aba ppokoppoko muggyeewo wolokoso Match ngigadde nfuuye ne whistle
Mwana nze nkivuddemu The Texas, mwana tuli bakyamu Manager Francis anti mwana kye kimu Yeah, a Bad Man Records A Fresh Kid Uganda