Hello hello mr talanta nze fresh kid okuva mu mc events Eh nkakubidde wano ewa musikan ku taki Hello hello ompulira? Hello mr talanta (talanta) Nkwebaaza nyo omukisa gwewampa (talanta) Naye mr talanta (talanta) Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta)
Talanta yegwe yanzigya mu kyaalo of course Mukisaawe kya music yegwe yampa pass Nga teri opponent nenteeba with god’s grace Like matanja nange nenfuna success I go to the best school from luweero to kps Ever first ate siri cheater Nze ndi cheetah webeera animal race I possess respect in each and every place Kati lwaki omalawo nga wbs Lwaki sinakufunamu oba oli wa kifeesi Kiki onyiganyiga nga amapeesa ga pes Tonzijaako let’s talk I need peace
Ok..Nze wenkwaata mic ebyange bibeera biweedeyo The rest…nembirekera abamberedewo It’s up to you okuntegekera ekisingayo Will ask you mummy daddy kiki ekyabaawo?! Talanta wabba omusenyu gwekizimbe kyantobazzi Kati njagala kwezimba nga nkyalina obusobozi Njagala kusambira mabeega nyo nyo ng’ejjanzi Njagala future engumu nyo nyo ng’olwaazzi Am still young ebinumba binene nga ssemwanga Naye mbigonza nemala nembiwa ne hug Siri wakuzikiza njakusigala nga mpanise flag Njakulwana ng’aggudde mumaazzi nga tamanyi kuwugga
Hallo mr talanta (talanta) Nkwebazanyo omukisa gwewampa (talanta) Naye mr talanta (talanta) Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta) Once again nsaba omukisa am back again I will hustle no gain without pain I need you like fears war backtron I must crin 14k knows the pain Eno whistle blood ya mad kuntandiika Akazanyo nina okamalamu nekikoopo nempunzika Rap mu buli lulimi across africa Am sorry abadde antegekedde omusika Kati ye saawa nkulukute nga blood mu vein Mbawe full supply neme kubeera mean Wanted nga billetozia gateman aaahh
Hello mr talanta (talanta) Nkwebazanyo omukisa gwewampa (talanta) Naye mr talanta (talanta) Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta) Aahh.. Laba track ewedeyo man