0:00
3:02
Now playing: PROMISE

PROMISE Lyrics by Liam Voice


This is my promise for you

First time nnyabo
Ey’okukulaba mu sportswear eya yellow
Namanyirawo I knew you will be my fellow
Alinnwanira entalo okuva ku zero
Baby ondaze amaanyi
Obaddewo mu bigambo tondese
Onnwanidde, ondaze amaanyi
Otaddewo omugongo bayuze
Onnwanidde, ondaze amaanyi
Omulungi Butter
Obulamu wootali tebuba better
Ate era Butter
Bw’olindeka kuba kufa oliba onzita
Oh no no no

This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu
Alikwagala sitidde misanvu
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu uh
Babe nkulagenga essanyu
This is my promise for you
Maama w’abaana
Ndiba omulungi taata w’abaana
Nsuubiza okubeera taata omulungi
Taata wa Rasta

Omulungi Butter
Obulamu wootali tebuba better
Ate era Butter
Bw’olindeka kuba kufa oliba onzita
Oh no no
I love you to the moon and back
I love you, I promise you will be my back (baby)
I know you no go lack
Ndibeera wo babe, oh ah eh

This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu
Alikwagala sitidde misanvu
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu
Babe, nkulagenga essanyu
This is my promise for you
Maama w’abaana
Ndiba omulungi taata w’abaana
This is my promise for you
Nsuubiza okubeera taata omulungi
Taata wa Rasta

Omulungi Butter
Obulamu wootali tebuba better
Ate era Butter
Bw’olindeka kuba kufa oliba onzita
Oh no no
I love you butter